Share

KCCA Yeetegekedde Proline

Olunaku lw’enkya bannantamegwa ba liigi y’eggwanga aba KCCA baakwambalagana ne Proline mu mupiira gwabwe ogusembayo mu kitundu ekisooka ekya liigi ye ggwanga eya Azam Uganda Premier league.
Wabula aba KCCA fc bagamba nti guno bagwetegekedde ekimala era emikisa gya Proline okubawona mitono.

Leave a Comment