Share

Kayihura Talabiseeko mu Kkooti, Banne ba Kitatta Leero Beewozezzako

#NBSAmasengejje #NBSUpdates

Kkooti y’amagye ekulirwa Lt.Gen.Andrew Gutti eyimbudde Col.Ndahura Atwooki eyali akulira ekitongole ekikola kubyemisango ki Criminal Intelligence ku kakalu ka bukadde 10 nabamweyimiridde 5 buli omu,kwossa obukwakkuliza obutafuluma district ya Kampala ne wakiso .
Atwooki avunanibwa gwabutakuuma byakulwanyisa nokutataganya obujulizi nga yasibibwa wamu neyali ssaabaduumizi wa poliisi general kale kayihura.
Kkooti eno eyongedde okuwulira okwewozaako kwabantu abalala babiri abaasibibwa ne kitatta
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment