Share

Kabaka awadde abalangira ebiragiro ebikambwe

Ssaabasajja Kabaka alagidde abalangira n’abambejja okwetereeza mubukulembeze bw’emituba gyabwe kiyambe mukumalawo obtakanya nlen tolitto mulu lyo olu llangira.
Bino bibadde mu bubaka bwa Ssaabasajja bwatisse Ssaabalangira Musanje bwasommedde abalangira ababadde bakunganidde mulubiri e Mengo ku mukolo gwabwe ogubadde ogwokumanyagana.

Leave a Comment