Share

Jinja Operation: Baszeeko Webasaanusiza Ebyuma, Abatunda Ebyuma Babadde N’ebyokulwanyisa

Ab’ebyokwerinda e Jinja bakoze ekikwekweto mu kkolero erisaanuusa ebyuma erya steel Rolling Mill erisangibwa mu Walukuba-Masese gyebagwiridde ku kkutiya eziwera omupakiddwa bbomu, amasasi nebisosonkole.

Omwogezi wa Poliisi e Jinja Diana Nandawula agamba bali ku muyiggo gwabananyini kkampuni era batandise okunonyereza omuntu eyabaguza ebintu bya gavumenti.

Leave a Comment