Share

Gavumenti Eyongedde Sent Mu By’emizannyo

Minister omubeezi ow’ebyenfuna David Bahat asabye Banamizannyo okukozesa obulungi Obuwimbi obusoba 34 gavument bwegenda okuteeka mu By’emizannyo mu mbalira y’omwaka 2018-19.
Okusinzara ku minisita Bahati obuwumbi obusuba mu 22 bw’ebwongeddwamu okulaba nga eby’emizannyo mu ggwanga bituka ku mutindo.

Leave a Comment