Share

Eyazirwanaako Afunye Akamwenyumwenyu

Abazirakisa bawanjagidde Presidenti Museveni ne gavumenti ye gy’akulembera okuzimbira omuzira gweyawa omudaali gwa Nalubaale ennyumbba yeeyagalire mu mirembe gyeyalwanirra.
Bano abawuubyeko olubu lw’ekigere ew’omuzira ono bamutwlidde ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo okuli n’ebyokulya asobole okubeezaawo obulamu bwe. Bgamba nti kyabuswavu okulaba abantu abaalwanirira emirembe mu ggwanga n’okuleeta gavumenti eriko mu buyinza babonaboona ng’abakyali abayekeera so nga bebandibadde ekyokulabirako eri abvubuka okwagala eggwanga lyabwe.

Leave a Comment