Share

Ettaka Lya Namboole Ligenda, Akakiiko K’ettaka Kasiibye Ku Kisaawe

#LandProbe #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Akakiiko akanoonyereza kumivuyo gyettaka akakulirwa omulamuzi Catrherine Bamugemereire kasobeddwa bwekagenze e Namboole abantu abawera bwebakatuukiridde ne bakategeeza nti Gavumenti tebaliyiriringa okuva lweyatwala ettaka lyabwe okuzimbako ekisaawe ky’eggwanga.
Akakiiko ka Bamugemererire kabaddi kagenze Namboole okulambula ettaka lino oluvannyuma lwabakulira ekisaawe ky’eggwanga okwekubira enduulu nga bagamba bannakigwanyizi bamazeewo ettaka ly’ekisaawe.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment