Share

‘Eryasobya’ ku Bujje Lirya Butaala

Embeera y’omwana eyatuusibwabwako ogw’obuliisamaanyi e Luweero mu Bulemeezi yeeyongedde okusajjuka ekyeraliikirizza bazadde be.
Omwana ono ow’emyaka 7, nnyina atubuulidde nti atandise okuvunda n’okuvamu ekisu. Abazadde n’abakulembeze b’ekyalo, bawanjagidde abazirakisa naddal abannakyewa bataase omwana ono kuba obulamu bwe buseebengerera.

Leave a Comment