Share

Enkyukakyuka Mu Poliisi

Ssabapoliisi wa Uganda Martin Okoth Ochola nateera aliko enkyukakyuka zakoze mu kitongole kya Poliisi okukakana ng’abadde addumiira Poliisi mu Kampala nemiriraano Afande Frank Mwesigwa atwaliddwa kukulira Poliisi evunanyizibwa kubyobulambuzi olwo nebaleeta abadde akulira ettendekero lya Poliisi e Bwebajja Moses Kafeero okudda mu kifo kye.

Leave a Comment