Share

Enkyukakyuka Empya Mu Bakuuma Pulezidenti

#SFC #NBSUpdates #NBSAmasengejje
Webukeeredde leero nga eggye erikuuma omukulembeze we ggwanga ne bifo ebyenkizo mu Uganda erya Special Forces Command-SFC likoleddwamu enkyukakyuka mu buduumizi bwalyo nga abadde aliduumira Maj. Gen Don William Nabasa asikiziddwa abadde akulira emirimu mu ggye ly’omubanga Maj.Gen James Birungi.
Omwogezi wa SFC Major Jimmy Omara, atugambye Don Nabasa agenze kusoma wabula nga takakasa banga ki ly’anamala mu bitabo.
Kayonga Paul…..alina byotalina kwerabira ku bakulu bano bambi.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment