Share

Enkaayana Z’ettaka Zeegiriisa N’e Lango, Enanga Omwogezi Wa Poliisi Gwebasonzeemu

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Akakiiko akanoonyereza ku mivuyo egiri ku Ttaka akakulemberwa omulamuzi Catherine Bamugemeire, katandise okuwulira okwemulugunya okuva mu kika ky’aba Ocime mu disitulikiti ye’ Apac. Abantu bano balumiriza ab’enju ya Enanga okwagala okubabbako ettaka lyebagamba nti lyabwe. Bano olunwe basinze kulusonga mu ayogerera poliisi Fred Enanga ne Kitaawe George Econga, nga bagamba nti ababiri abo beekobaana ne baakozesa obuyinza bwebalina mu poliisi okwagala okwezza ettaka ery’ogerwako ngate lya kika kyonna.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment