Share

Enkaayana Ly’ettaka Likaaye e Luweero

Abatuuze abali ku ttaka lya Pius Bigirima balajanidde gavumenti ebayambe ebafunire ebyapa ku ttaka ebibabanja byabwe kwebitudde baleme okusindikilizibwa n’omukono ogwe kyuuma okubibasuuza.

Bano bali mubwelalikilivu nti singa Bigirimana ,yefuula n’abagoba ku ttaka lye bolekedde okufa obumbula nga kumyaka gyabwe mpawo gyebakyasobola kudukira okuyimilizawo obulamu.

Leave a Comment