Share

Enkaayana ku Ttaka e Muyenga

Poliisi eyitiddwa bukubirire okuyimiriza musigansimbi e Muyenga abadde atandise okuzimba ekikomera mu kkubo eriyisa abantu.

Gyebigweredde bano kata beesike ebitogi, balirwana nga bakaayanira ekkubo. Bino bibadde ku Tank Hill eri mu kigagga e Muyenga.

Leave a Comment