Share

Emyaka 56 nga Kenya yeefuga, Baliraanwa tubayozaayoza

Eggwanga lya Kenya olwaleero lisiibye mu bbinu nga bajaganya okuweza emyaka 56 bukya bafuna bwetwaze.
Bannakenya abawangaalira kuno ebikujjuko ebyabwe byabaddewo kawungeezi ka ggulo ku Serena mu Kampala.

Leave a Comment