Share

Emyaka 15 egya FDC mu byobufuzi, FDC yeenyumiriza okuyita mu bibwatuka

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Ebijaguzo by’ekibiina kya FDC eby’emyaka 15 biri mu lusuubo, olwa police okubissaako obukwakkulizo obukambwe bannabyabufuzi bwebalina okutuukiriza
Poliisi egamba, tegenda kukkiriza bawagizi ba FDC kukungaana ku Bbalaza ya ssabbiiti ejja ng’abakulu mu kibiina bwebasabye okuggyako ngsbatadde mu nkola obukwakkulizo obubaweereddwa okuli buli muwagizi okutambula yekka ng’agenda e Namboole.

Leave a Comment