Share

Empologoma Erabiseeko Eri Obuganda

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga olwaleero ayanjulidde Ssaababasajja Kabaka omukulu weekika kya Nakinsige omutaka Kyeyune ku mukolo ogubadde mu Lubiri e Mengo, mu bimuli bya Twekobe.

Wabula,Omukolo guno bangi ku bataka okuva mu kika kya Nakinsige tebagulabye oluvanyuma lwa basirikale okubasindiikiriza nebabagobaganya, era nebabasibira ebweru olw’okuguwakanya.

Leave a Comment