Share

Empaka Z’emmotoka Zaakunyuma Nnyo, Abatunda Amafuta Bataddemu Ensimbi

Total ewaddeyo obukadde 31,500,000 eri omuvuzi we motoka z’empaka Adam Rauf nga yetegekera empaka za Kabalega Rally ezitandiika nokwekebejja emotoka enkya mu bitundu bye hoima olwo zitolontoke ku sande nga 20 oct 2019.
Bino byonna bibadde ku sundiro lya mafuta erya Total Wampewo Avenue.

Leave a Comment