Share

Ekyoto: Eddagala Ly’ekinnansi Likyalina Mugaso?

Ensangi zino abakyala abawerako bafuna ebizibu bingi nga bafunye embuto, abamu zivaamu, abalala okuzaala e Magombe basimbayo kitooke, ate bangi bafiriddwa obulamu ekintu ekitatera nga kuwulikika mu bisera ebyedda .
Abedda bo bagamba nti abanti okwesamba eddagala lyekinansi nebasalawo akadde konna okuloworeza mubyekizngu kyekisinze okuvaako obuzibu . Naye abaffe bo bajajjaffe abatenda eddagala lyabwe bakikolanga batya omukazi nasumulukuka bulungi yadde okufuna wuzi.? Lyo eddagala lyekinansi likyalina amakulu mu kuzaala ku mulembe guno ?

Leave a Comment