Share

Ekibiina Kya Kamya Kimugobye Ku Bukulu, Kamya Asuubiza Okubatwala Ewa Museveni

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

Abadde pulezidenti w’ekibiina kya Uganda federal alliance era omutandisi wakyo mu kiseera kino nga ye minisita wa Kampala Betty Kamya kyaddaaki akkirizza okuzzaayo entebe y’obukulembeze oluvannyuma lwa bannakibiina okumussaako akazito ngenjogera yennaku zino bweri nga bagamba nti yafuuka muwagizi wa NRM.
Kamya okulangirira nga bwalekulidde obukulembeze bwa UFA kiddiridde bannakibiina okutuuza olukiiko olufuzi olw’ekibiina abakulembeeze mwebasinzidde okumukaka okulekulira.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment