Share

Eddagala Lyamwokya Byenda

Gyebuvudde twakulaga amawulire g’omukazi eyateekebwa ku ddagala lya siriimu ng’ate teyali mulwadde. Omukyala ono eddagala lyatuuka nerimukola bubi, era abasawo nebagamba mbu lyamukosa ekibumba.

Faridah Kichonco nakati tannatereera anti tannafuna bujjanjabi bwetaagisa yadde ng’abakulembeze baali basuubizza okumuyamba.

Leave a Comment