Share

Eby’obulimi Byongeddwamu Amaanyi

Gavumenti nga ayita mu minisitule y’ebyobulimi etongozza ennimisa y’ebyuma ebyomulembe okukendeeza ku kulimisa akasimo n’okwongera ku birimibwa mu ggwanga okwongera ku bisuubhzibwa ebweru.

Minisita w’ebyobulimi Vincent bamulangaki ssempijja agamba gavumenti yakuyambangako abo abalimi abatayina sente naye nga balina ewookulima kisobozese ebyobulimi bya Uganda okufuna omuzinzi

Leave a Comment