Share

Eby’obukessi bya Kwongerwamu Amaanyi – Kampala

Abakungu mu police abakola ogwobukessi nebikwekweto mu mawanga gobuvanjuba namaserengeta ga Africa batudde wano okutema empenda ku ngeri ki gyebagenda okukwatamu ekikwekweto ekimanyiddwa nga Usalaama ekigendereddwamu okufetetta ababbi naddala ab’em motoka okwetoloola amawanga ag’obuvanjuba namaserengeta ga Africa.

Leave a Comment