Share

Ebyobufuzi n’okuyimba bifuuse katogo, Ekitone ky’okuyimba kituuse okusaanawo

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

Okuva omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu lweyalangirira okuvuganya ku bwa pulezidenti, ekisaawe ky’okuyimba mwava, kyayongera okugabana olujjuliro n’ebyobufuzi nga abayimbi bangi boogera kaati endowooza zaabwe mu by’obufuzi, ekintu ekitali kya bulijjo. Embeera eno yeeralikirizza bannayuganda bangi, nga balowooza abayimbi ebatalina bigendererwa birambulukufu mu by’abufuzi, ezaabwe mu kuyimba zandivuunikwa n’ekisaawe kyonna okusanyalala oluvunyuma lwa 2021. Kayonga Paul oluwulidde bino, kwekukuteekerateekera emboozi eyenjawulo ku nsonga eno.

Leave a Comment