Share

Eby’emikono bituuse bya ttunzi

Gavumenti nga eyita mu minisitule y’ebyobulambuzi kati obwanga ebutadde ku bya mikono n’obuyiiya ebrabika nga bijjumbiddwa nnyo bannayuganda ate nga n’abalambuzi babyettanidde nnyo
kati ekiriwo ye minisitule okutandika okubangula ababikola ku ngeri eyomutindo gyebasobola okubikolamu
Nabakooza Lydia y’alina ebisingawo

Leave a Comment