Share

Ebya Kyagulanyi bikyali bibi

Poliisi kyadaaki ewandikidde Omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi nga eddamu ebbaluwa gyazze alumiriza nti yagifuna n’egituuliira ekyassa enteekateeka z’okwebuuza ku bantu mu lusuubo.

Wabula ebbaluwa Poliisi gyewandikidde kyagulanyi eyongedde emunnyo mu bbwa oluvanyuma lw’okuteewo akakwakulizo akalala nti alina kusooka kutuula na kakiiko kabyakulonda babeeko byebakanya nga tannategeka lukungaana lwonna.

Leave a Comment