Share

Ebikujjuko bya FDC bisajjuse nate, Ku luno poliisi ebakubyemu ttiyaggaasi

Col. Dr. Kizza Besigye akwatiddwa, nga mu kiseera kino akuumirwa ku Poliisi ey’e Nalufeenya. Besigye ng’ali wamu n’abamu ku bawagizi b’ekibiina ki FDC, basoose kwezoona n’abasirikale ba Poliisi, ababadde babatangira okuyisa ebivulu ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Bano babadde bategese okujaguza nga bwejiweze emyaka 15 bukya kibiina kyabwe ki FDC kitandikibwawo.

Leave a Comment