Share

Ebifudde e bugisu ewabadde Ebikujuko, Museveni Alabudde Bbanka Ezipaaza Amagoba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alabudde bakulembeze banne ku lukalu lwa Africa okukomya okulwana mu ngeri ya ssekinnoomu naddala nga balumbiddwa amawanga ga nnaggwadda. Museveni akikkaatiriza nti okutuusa nga beegasse kitole, amawanga ageefudde ga kiwagi gaakwongera okusiraanya Africa.

Leave a Comment