Share

E Wakiso batandisewo enkola empya okutumbula eby’obulimi

Abakulira eby’obulimi mu district ye Wakiso baliko enkola gye baleeese ey’okugabanya ebirime ebirina okulimwa mu buli kitundu, okusobola okutumbula eby’obulimi.

Enkola eno bagitandikidde Kakiri nga abeeno babalagidde okwemalira ku ky’okulima lumonde, olwo babafunire obutale.
#NTVNews

Subscribe to Our Channel
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Leave a Comment