Share

E Najjanankumbi wabaddeyo emikolo gyekibiina, Ameefuga bagakuziza nga balonda gavumenti

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Bannakibiina ki FDC nabuli kati bakyawera nga bwebagenda okola kyonna ekisoboka okulaba nga president Museveni tabeera ku kakonge k’akalulu mu 2021. Bano bagamba nti embeera mu ggwanga gyeyeyongera bannansi bongera kubonabona. Bano era bewuunya n’ensonga lwaki Police ekyagenda mu maaso n’okuyimiriza ebivvulu bya Bobi.

Leave a Comment