Share

E Ggogonya banoonya omukyala eyatulugunyizza omwana we

Abatuuze ku kyalo Ggogonya basiibye ku muyiggo gw’omukazi kalittima, nga ono alangibwa kukakkana ku mwanawe gw’azalira ddala n’amutulugunya okubula okumutta.

Omwana gw’abadde aliisa akakanja wa myaka 8 gyokka, era nga asangiddwa n’ebiwundu ebikakasa nti abadde ayokebwa.

Yye omukazi alumirizibwa,olubitegedde n’adduka ku kyalo.
#NTVNews

Subscribe to Our Channel
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Leave a Comment