Share

E Busaabala abatuuze bawaddeyo ettaka kuyisibweko ekkubo

Kyaddaaki abatuuze ku luguudo lwe Busaabala mu Makindye Ssaabagabo bakkirizza okuwaayo e ttaka lyabwe kuyisibweko ekkubo erigenda okutekebwako koolasi.

Kinajjukirwa nti ekitongole kya UNRA kyali kyayimiriza mu ntekateeka zino oluvanyuma lw’okubulwa ensimbi ez’okuliyirira abatuuze.

Kati bano leero bakaanyiza okuwayo etaka ku bwereere eri UNRA eyiseeko ekubo lino.#NTVNews

Subscribe to Our Channel
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Leave a Comment