Share

DP yafuuka lutakoma, Mbu Kyagulanyi yatabula DP

Abamu ku bannakibiina kya Democratic Party-DP batabukidde ssenkagale w’ekibiina kino gwebagamba nti waali ekibiina ekimaamidde nga nkoko ku magi era akola buli kisoboka okulemesa omuntu yenna avaayo wadde nga kungulu alaga nti ayagaliza abalala.

Bano balumiriza Mao okwagala okulemesa omubaka Kyagulanyi ssentamu okwesimbawo ku bukulembeze bwe gwanga nga yensonga lwaki nabamu kati babagoba mu kibiina.

Leave a Comment