Share

Bwemuvaawo nti amagye gatukuba, Naye ani yaloga aba Boda Boda?

Abaganda bagamba nti mpulukutu zamisota zigenda namiggo era luno lutuuse okutukira ku bagoba ba Boda Boda abamu abalinga abataawulira ekiragiro kya mukulembeze wa ggwanga okuyimiriza okusaabaza abantu mu kaweefube w’okuziyiza ekirwadde kya Covid 19 okusaasana.

Abasangiddwa ku mulimu batugambye nti tebayinza kutuula butuuzi nga tebalina kyakulya nga ne bannyini nnyumba babanja.

Leave a Comment