Share

Bulilukya Akalulu Kongera Kusembera, Kati Beekebejja Enkalala Z’abalonzi

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Akakiiko akavunaanyizibwa ku by’okulonda wano mu ggwanga, kabakanye n’eddimu ly’okwekenneenya enkalala z’abalonzi okwetoloola eggwanga lyonna. Enteekateeka eno esuubirwa okukulungula sabbiiti ennamba. Ba ssentebe b’ebyalo kibakakatako okukunga abantu baabwe n’okukuba enkiiko ku byalo, mwebagenda okusinziira okwekkenneenyereza enkalala z’abalonzi ku byalo byebakulembera.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment