Share

Bududa Landslides: Ettaka gyeryayigulukuse bikyali bizobi, Abantu abawerako tebannalabika na kati

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Gavumenti erangiridde nti etaddewo ensimbi za kuno obuwumbi 20 okudduukirira abaagudde ku bibambulira eby’okubumbulukuka kw’ettaka, amataba n’omuyaga mu ggwanga, naddala e Buvanjuba.
Emirambo munaana gy’egyakazuulwa so ng’abantu abawera bakyabundabunda. Wabula gavt esabye abantu okubeera obulindaala mu nkuba ekyayongera okufudemba okutuukira ddala ku nkomerero y’omwezi guno.

Leave a Comment