Share

Bobi Wine: Kitalo Ekya Nannyini Wooteri Y’e Arua

#BobiWine #NBSUpdates #NBSAmasengejje
Bannabyabufuzi ab’ekisinde kya People Power, abantu abenjawulo okuva mu bitongole bya gavumenti n’ebirala bakedde ku kungaanira ku Klezia e Mulago okusabira omwoyo gw’omugenzi George Candia Luiji eyafa ku sande.

Candia yasinga kutegeerekeka mu kanyolagano akaaliwo mu Arua omwaka oguwedde bweyavaayo butengera n’asambajja ebyali byogera nti Omubaka wa Kyadondo East mu Paalamenti yayingira ne mundu mu woteeri ye eya Pacific, Kyagulanyi ky’aganmba nti ekigambo kya Candia, kyekimu kibisumuluzo ebyamujja mu ku misngo gy’okusangibwa ne Mundu mu bumenyi bwamateeka.
Kayonga Paul y’abadde eno.

“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment