Share

Beti Okakasa Kusasira Omwagaliza Birungi? Katubalinde Engeri Gyemunaakolagana

Minisita wa Kampala Beti Kamya aludde ddaaki n’ayanukula ebimujwetekebwako nti teyasanyukira kya mukulembeze wa ggwanga okulonda omuyimbi Catherine Kusaasira ng’omuwabuzi we omukulu ku nsonga za Kampala.
Beti Kamya agamba nti nabamwogerera nti talina kya nnyo kyakoze ekiviiriddeko omukulu emirimu gye okugiwa abalala tebimutiisa wakusigala ng’akolagana na buli aweebwa obukulu ku lw’okukyuusa Kampala.

Leave a Comment