Share

Besigye ayanukudde Museveni ku kolona

Eyali senkaggale wa FDC nga kati yakulembera ekisinde ekya people’s government Dr. Kizza Besigye ayanukudde pulezidenti Museveni ku biragiro byeyawadde okutangira Lubyamira we China amanyiddwa ennyo nga Covid 19 asasanyizibwa akawuka ka Corona
Dr. Besigye eyakesimba ku president Museveni emirundi 4 natayitamu agamba okuggyako okuwera n’okuyimiriza entambula yebintu ebimu mu ggwanga waliwo bingi byeyaleseeyo ebyongera okulumya omuntu wawansi.

Leave a Comment