Share

Bendera Ya Uganda Yalabiseeko e Dubai

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Kampuni eddukanya ekizimbe ekikyasinze obuwanvu mu nsi yonna ekimanyiddwa nga Burj Khalifa ekisangibwa e Dubai, esambazze amawulire agagenda gabungeesebwa ku mikutu gi mukwanira wala nga garumiriza nga gavumenti yakuno bweyabasasula ensimbi ezisoba mu bukadde 900. Amawulire gano gavudde ku bendera ya Uganda okuwanikibwa ku kizimbe ekyo olunaku lw’eggulo. Abaddukanya Burj Khalifa bategeezeza nti ekikolwa ky’okuwanika bendera bakikolera amawanga ag’enjawulo ku nnaku kwegajagulirizaako ameefuga gaazo.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment