Share

Beesunga Mirimu Gy’amafuta

Ng’eggwanga lyolekedde okutandika okusima amafuta mu disitulikiti y’e Hoima, bannansi bangi kati bettanira okukuguka mu bikwatagana n’amafuta basobole okwefunira emirimu mu ddimu erinaatera okusabuukululwa.
Wabula abakugu mu by’amafuta bategeezezza nti akatale k’abalina obumanyirivu mu mafuta kakyaali waggulu ddala era nga bannayuganda bandi kozesezza omukisa guno okwetwaalira emirimu mu kitongole ky’ebyamafuta.

Leave a Comment