Share

Bannabulemezi Bafunye Akalembereza

Oluguudo lw’ebyafaayo olugatta District y’e Luweero ku Nakaseke kyaddaaki luddaabiliziddwa oluvannyuma lw’emyaka nga lulimu ebinnya n’enfuusu so ng’ebitaba by’amazzi n’agawompogoma bibadde birwefuze okumala emyaka egisoba 30.

Abakozesa oluguudo luno essuubi libadde libawedde nga bwetwakulaga mu mawulire gaffe ng’amazzi katono gatwale mpozi ebyamaguzi bwabwe.

Leave a Comment