Share

Banna -DP Bazzeemu Okubeera Kitole

Gavumenti elabise okutuula obufo-fo-fo anti banna DP abatandika ekiwayi kya bamusaayi muto ki UYD abaali bekutudde ku kibiina kati bakomyewo era baweze okutandikira webakooma ku luno sibakusirikiriza okutuusa ng’obuyinza bubali mu ngalo

Bano batuzizza olukungaana lw’amawulira ku kitebe kya DP nebalabula buli ali mu kubo lya DP yesege nga bukyaali. Omukolo omukulu gwakubawo nga 23 omweezi guno era bayise abakulembeze okuva mu mawanga ag’enjawulo omuli Raila Odinga okuva eKenya nabalala

Leave a Comment