Share

Ategekera Buyikwe Yegaanye Okunyaga Ettaka

Akakiiko komulamuzi Catherine Bamugemereire kakunyizza akulira okuteekerateekera disitulikiti y’e Buyikwe ku bigambibwa nti yeekobaana n’abakulu nebatunda ettaka lya gavumenti kwezaalukusiza ebisolo erisangibwa mu disitulikiti eno
Sofia Meme wabula ategeezezza akakiiko nti teyeenyigirangako mu kubba ttaka lya gavumenti nga n’ababba ettaka lino bebekibuga ky’e Njeru

Leave a Comment