Share

Ani Awambira Abantu Ku Kkooti?

Ababaka ku kakiiko ka palamenti akakola ku matteka nensonga za palaamenti batadde kuninga abakungu ku kakiiko akakola kudembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission okunyonyola lwaaki basazewo okusirika obusiri nga abantu abawereddwa akakalu ka kooti oba ababa abayimbuddwa omulamuzi baddamu okukwatibwa nga bakafuluma obusenge bwa kooti
Wabula aba Uganda Human Rights Commission bagamba nti batandise okunonyereza kungeli abantu baano jjebazze bakwatibwamu nga naabo bagamba nti ekikolwa kiino kilinyirira obuyinza bwa kooti kwosa ne ddembe lyobuntu.

Leave a Comment