Share

Amuriat Alabudde Abeesonsa Ku Besigye

Pulezidenti wa FDC Patrick Amuriat Oboi alabudde abasojja a Dr. Kiiza Besigye kuluwonzi nti alemessa abakulembeze mu FDC okukola nga ababuutikira nti bano bogeera byabutalimu .
Oboi agamba nti abalina endowooza ekika kino beenonyeza byabwe kubanga Besigye nga omu kubatandisi ba FDC tayinza kudda bbali nga waliwo entekateeka zonna ezokulwanyisa banakyemalira.

Leave a Comment