Share

Amateeka Mu Ddubi, Ddala Mu NSSF Mulimu Abafere?

#NSSF #NBSUpdates #NBSAmasengejje
Newakubadde amateeka galambikiddwa bulungi n’emitendera abakozi mwebayita okufuna akasiimo kaabwe okuva mu kittavvu kyabwe ki NSSF, bangi basanga olusozi gaambalagala okufuna ensimbi zaabwe ezo. Embeera eno evuddeko okubalukawo kw’akakundi ka bannamateeka, abakolagana n’abamu ku bakola mu NSSF okuwabya bannayunda ababa baagala okufuna ssente zaabwe okuva mu kitongole ekyo, kyokka gyebigwera nga bangi bafereddwa. Omusasi waffe Kayonga Paul, agezezaako okutaganjula ensonga eno, era y’emboozi ey’enjawulo eno gy’akulombojjera.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment