Share

Amasasi Mu Gwa Kibuli Ne Masaka SS

Nga ebula saawa busaawa liigi y’eggwanga ey’ensero etandike, tiimu ya Betway Power eyongedde okwenyweza naddala mu lugoba oluzibizi.
Power eyanjudde abazanyi abapya basatu nga bano bebamu kwabo bebeesize okusobola okudamu okuwangula ekikopo kya liigi eno ekibeesambye okumala emyaka egisoba mu esatu.
Power eja kuggulawo liigi y’abasajja ne City Oilers bwebatalima kambugu olunaku lw’enkya.

Leave a Comment