Share

Akulira Bank of Baroda Asobeddwa, Lwaki Mwantunda Ettaka Ly’omugenzi

#LandProbe #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Ssenkulu wa bank ya Baroda mu Uganda Ashwini Kumara asanze akaseera akazibu okunnyonnyola akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereire ku ngeri banka gy’akulira gyeyatunda ettaka erisangibwa e Nalusuga Kasangati mu disitulikiiti ye Wakiso nga lyali lya mugenzi Joseph Maria Sseruwo ku nsimbi bukadde butaano.
Kino kiddiridde akakiiko okumuteka ku nninga annyonnyole lwaki ettaka lya Sseruwo baalitunda ku bukadde obutaano ate nga Sseruwo banka yali emubanja ebukadde 51
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment