Share

Akakiiko ka Katuntu Tekannaluba, Babuuza Ebyobugagga bya Kasekende ne Bagyenda

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

Akakiiko ka paalamenti akavunaanyizibwa ku bitongole bya gavumenti leero kalangiridde nti tekasobola kumaliriza okunoonyereza ku banka z’ebyobusuubuzi omusanvu ezaggalwa. Abatuula lku kakiiko bagamba entabwe eva ku bakungu ba banku enkulu okubulwa ebiwandiiko ebikwata ku kwewozako kwabwe ku kuggala banka omusanvu.
Embeera eno ewalirizza Ssentebe w’akakiiko Abdu Katuntu okugoba aba banka enkulu baddeyo gyebakolera banoonye ebiwandiiko ebikwata ku kuggala banka z’ebyobusuubuzi olwo bade mu kakiiko enkya ku Lwokubiri.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment