Share

Akakiiko ka COSASE kalagidde bank ya Uganda okuggya emotoka n’abakuumi ku Justine Bagyenda

Akakiiko ka paalamenti akalondoola ebitongole bya gavumenti ka cosase kalagidde bank ya Uganda okuggya bunnambiro emotoka n’abakuumi ku yali omukungu wa bbanka Justine Bagyenda kubanga takyali mukozi wa Bank eno.
Akakiiko okusalawo bwekatyo kakizudde nti Bagyenda emotoka n’abakuumi yalina ku kkoma kubakazesa nga 31-dec-2018 kyoka nabuli kati abadde akya beyambiisa ekimenya ssemateeka we ggwanga.

Don’t forget to Subscribe to Our Channel

For more news visit http://nbs.ug/

Follow us on Twitter https://twitter.com/nbstv

Like our Facebook page https://www.facebook.com/nbstelevision/

Live stream on http://nbs.ug/live/

Leave a Comment